﷽
EBYAFAYO B’YO MUSAJJA IBRAHIM BIN AD’HAM
Allah yagamba mu [Surat Gaafir (Omusonyiyi) 40:60]
َ َاخ ِش
﴾ٌه َ ُسٍَ ْذ ُخل
ِ ُن َج ٍَىَّ َم د َ َن ع َْه ِع َبا َدتِى
َ ست َ ْك ِب ُش
ْ ٌَ ٌِه ْ َ ﴿ ََقَا َل َسبُّ ُك ُم ٱ ْدعُُوِى أ
َ ستَ ِج ْب لَ ُك ْم ۚ إِ َّن ٱلَّز
Mukama Katonda wammwe yagamba nti: Munsabe nja kubaanukula (okusaba kwamwe):
Mazima abo abeekuliza ku kunsinza, bagenda kuyingira omuliro Jahannamu nga
baswavu.
Hadith yo mubaka (S.A.W) ngeva ku swahaba An-Nu’uman bin Bashir yagamba: omubaka wa
Allah (S.A.W) yagamba nti okusaba ebeera IBAADA1. [Abu Dawud]
ُ [س ََايُ أَبُ ُْ د
ُّ َاَ َد ََالتِّ ْش ِمز
،ِي ُ " ال ُّذعَا ُء:َع ْى ٍُ َما ع َْه الىَّبِ ًِّ ﷺ قَال
َ " ٌُ َُ ا ْل ِعبَا َدة َ شٍ ٍْش َس ِض ًَ ﷲ ِ ع َِه الىُّ ْع َم
ِ َان بِ ْه ب
]ٌسهٌ ص َِح ٍْح َ ْث َحٌ ٌ َح ِذ:َََقَال
Ekimala mu bantu amaanyi ne ssuubi ye muntu okusaba natayanukulwa.
Ekyo kiva ku bintu 3:
a) Waliwo abasaba ebintu ebitali Allah. Beebo aba mugattako ebintu ebirala. Abo
newankubadde olumu bamusaba nga bamalirivu mu biseera ebyebizibu, okusaba kwabwe
okwo tekubagasa yade okubafuula abasiraamu.
Allah yagamba mu Qur’an [Sulat Al-Ankabuut (Nabbubi) 29:65]
َ ٌِه فَلَ َّما وَ َّج ٰى ٍُ ْم ِإلَى ٱ ْل َب ِ ّش ِإرَا ٌُ ْم ٌُش ِْشك
﴾ُُن َ ُا ِفى ٱ ْلفُ ْل ِك َدع َُُ ۟ا ٱ َّّللَ ُم ْخ ِل ِص
َ ٍه لًَُ ٱل ّذ ۟ ُ﴿فَ ِإرَا َس ِكب
Bwe baba nga balinnye mu maato (nebafuna obuzibu) basaba Allah nga bamutongoleza
ddala mu ddiini. Naye bw’amala okubawonya n’abatuusa (mirembe) ku lukalu, ogenda
okulaba nga (olwo mu kumusinza) bamugattako ebintu ebirala (nga okutendereza Mukasa,
nomuloba weryato),
Hadith ya Abu Hulaira (R.A) ngeva ku nabbi (S.A.W) yagamba nti: Yenna gwe kisanyusa okuba
nga Allah amwanukula mu biseera ebyobuzibu n’e mitawaana, ayitirize nga nnyo okusaba Allah
mubiseera ebyeddembe.
b) Mulimu abo Allah beyawa mu birungi ebingi wabula nebatamwebaza ne badda
mukwekuluntaza. Abo Allah yabogerako mu Surat Ghaafir ayah 60.
1
Riyadwi Asw-swaalihiin, Ekitabo ekya 16, Hadith esooka (1)
1
Mukama Katonda wammwe yagamba nti: Munsabe nja kubaanukula (okusaba
kwamwe): Mazima abo abeekuliza ku kunsinza, bagenda kuyingira omuliro
Jahannamu nga baswavu.
c) Ate ne wabaawo abakkiriza Allah nga baamanya ekitibwa kya Allah waabwe era ne baba nga
baakakasa nti tewali mirembe gyonna yadde buwanguzi kunsi kuno ne ku AKHERAH
okujjako nga b’yonna biva gy’ali.
Ibrahim bin Ad’ham bweyali atambula mukatale ke AL-BASRAH (mu IRAQ) abantu
nebamukunganirako neba mugamba nti: owange ggwe taata Ishaka nebamubuuza nti:
Tumaze omwaka mulamba ngatusaba naye Allah lwaki tatwanuukula?
Yabaddamu nti emitima gyammwe migayavu munsonga kumi:
1. Mumanyi eyabatonda Allah naye temutukiriza byeyabatondera.
Allah agamba mu [Surat Adh-Dhaariyat (Ezifuumula enfuufu) 51: 56]
َ ﴿ ََ َما َخلَ ْقتُ ٱ ْل ِج َّه ََٱ ْ ِْل
ِ وس إِ ََّّل ِلٍَ ْعبُذ
﴾َُن
Saatonda amageege n’abantu (ku nkolera kirala kyonna) wabula ku lwa kunsinza
(ate nga n’omugaso gw’okunsinza okwo gudda gye bali).
Hadith ya Mu’athi bin Jabal (R.A) eri mu Bukhari ne Muslim. Omubaka (S.A.W) yali
alaamira Mu’athi bin Jabal (R.A) namugamba nti omanyi ebivunaanwa abaddu ba Allah
era omanyi abaddu byebasaba Allah abakolere? Mu’athi bin Jabal (R.A) namuddamu nti
Allah nomubaka we (S.A.W) bebamanyi, nabbi (S.A.W) namuddamu nti Allah byabanja
byebino;
i. Allah okumusiinza ngatomugasseeko
ii. Okusoma nnyo Qur’an ne sunah za Nabbi (S.A.W),
iii.Okuteeka munkola ebyo ebiri mu Qur’an ne Sunah zomubaka we (S.A.W).
2. Musoma Qur’an naye temujikolerako, omubaka wa Allah (S.A.W) agamba nti: abantu
basoma Qur'an naye ojjiteeka munkola kikulunnyo era ekyo kya mweralikiriza nnyo.
3. Mweyita nti mwagala nnyo omubaka wa Allah, naye muleka enkola ye. Enkola zo
mubaka eza sunnah tozijeregereerwa sirika.
4. Mulidde ebyengera bya Allah naye temubyebaza.
5. Mugamba nti shaitwan mulabe wammwe naye mukolagana naye. Buli lwova kukubo lya
Allah nenjigiriza yo mubaka (S.A.W) oba omaze okutambula ne shaitwan.
6. Mugamba nti ejjana ya mazima naye temujikolera, mwogera bwogezi.
7. Mugamba nti omuliro gwamazima, naye temugwesamba nga muteeka ebiragiro bye
munkola.
8. Mugamba nti okufa kwamazima naye temukwetegekera.
2
9. Muzuukuka okuva we mwasuze ne mudda kubumogo bwabanammwe ne mwelabira nti
nammwe mubulina.
10. Muziise abafu bammwe naye temwebulirira, mugeya abafu nti abadde mulyaazamaanya
mutamiivu, mwenzi e.t.c naye nammwe nga byemukola.